Amawulire

 • Abakyala temusirikira ebibaluma mu maka

  Sep 18, 2019 | 04:50 am

  Abakyala temusirikira ebibaluma mu maka Abakyala n’abaana bakubiriziddwa obutasirikira ebibaluma mu maka ne mu bulamu obwa bulijjo lwe bajja okusobola okulwanyisa ebikolebero n’ebikyamu ebirala ebibatuusibwako.Bino bye bimu ku byatuukiddwaako...

 • Kayihura avuddemu omwasi: 'Bankijjanya, baagala kunzita'

  Sep 18, 2019 | 04:40 am

  Yagambye nti, abadde tayagala kwogera na baamawulire wabula engeri gye baamututte mu Bazungu okumwononera erinnya, akizudde baagala kumutta takyalina kyakusalawo kati k’ayogere.Bukedde; Genero eky’Abamerika...

Ageggwanga

 • Abakyala temusirikira ebibaluma mu maka

  Sep 18, 2019 | 04:50 am

  Abakyala temusirikira ebibaluma mu maka Abakyala n’abaana bakubiriziddwa obutasirikira ebibaluma mu maka ne mu bulamu obwa bulijjo lwe bajja okusobola okulwanyisa ebikolebero n’ebikyamu ebirala ebibatuusibwako.Bino bye bimu ku byatuukiddwaako...

 • Ndi mwetegefu okuwa obujulizi ku Kayihura - Maj. Galabuzi

  Sep 17, 2019 | 01:05 am

  Ndi mwetegefu okuwa obujulizi ku Kayihura - Maj. Galabuzi Omu ku bantu bano ye Maj. Godfrey Musisi Galabuzi, omutuuze w’e Namugongo Buluulo eyagambye nti y’omu ku baatulugunyizibwa Kayihura ne basajja be era mwetegefu okumuwaako obujulizi singa aweebwa omukisa....

Agebwelu

 • Obukenuzi bwa Grace ne Robert Mugabe ne

  Sep 8, 2019 | 02:46 am

  Obukenuzi bwa Grace ne Robert Mugabe ne Omwaka gwa 2014, Grace yayita abawagizi be e Mazowe mu Harare n’abamatiza nti ebyo bye bagamba nti bba alina obulindo bw’ensimbi bya bulimba.Bino yabyogera bayimiridde mu maaso gaamayumba amatiribona...

 • Bannamagye abalala balekulidde e Sudan

  Apr 27, 2019 | 04:24 am

  Bannamagye abalala balekulidde e Sudan Akazito abantu baabulijjo ke batadde ku bannamagye katuusizza abamu ku bagenero abali ku kakiiko akafuzi okusuulawo ebifo byabwe ne beegatta ku Lt. Gen. Ahmed Awad Ibn Auf 65 eyasooka okulayizibwa nga...

Bugwanjuba

 • Gen. Elly Tumwiine azimbye enju amatiribona

  Apr 23, 2018 | 05:15 am

  Gen. Elly Tumwiine azimbye enju amatiribona Ku mukolo guno yeebazizza Katonda olw’ebyo by’ayiseemu okuli okusimattuka okufi ira mu lutalo lw’e Luweero n’okuttibwa emisota egyamubojja enfunda eziwera era n’atongoza n’okuzimba Ekkanisa mu maka ge...

 • Kahima owa NRM awangudde e Ruhama

  Jan 12, 2018 | 03:22 am

  Kahima owa NRM awangudde e Ruhama Robert Beine, akulira ebyokulonda mu disitulikiti y’e Ntungano ye yalangiridde Kahima ku buwanguzi ku ssaawa 6:25 ez’omu ttumbi mu kiro ekyakeesezza Olwokutaano.Ku balonzi 50,073 abaalonze, Kahima...

Buganda

 • 'Muggye ebyobufuzi mu nsonga za Kabaka'

  Aug 13, 2019 | 06:13 am

  'Muggye ebyobufuzi mu nsonga za Kabaka' Yasoomoozezza bonna abeegwanyiza ebifo by’obukulembeze mu kalulu ka 2021, baweereze Kabaka nga tebeebalirira naye baleme kugatikka buweereza mu Bwakabaka na byabufuzi.Nakibirige bino yabyogeredde ku...

 • Omutaka w'Enseenene aziikiddwa omusika Adnan Nsozi n'atuuzibwa

  Aug 9, 2019 | 12:51 pm

  Omutaka w'Enseenene aziikiddwa omusika Adnan Nsozi n'atuuzibwa Bya Lilian NalubegaOmutaka George Nsozi Kalibbala Kalibbala 62, abadde omukulu w'ekika ky'Enseenene yaziikiddwa ku butaka bw'ekika kino e Nsiisi mu Busujju Ssaabasajja Kabaka n'amutendereza olw'obujjumbize...

Ono ye Kampala

Ag’omu Byalo

 • Ennyumba ya Chwa eraze endala taaci mu mizannyo

  Jul 22, 2019 | 03:24 am

  Ennyumba ya Chwa eraze endala taaci mu mizannyo Bya  MADINAH SEBYALAENNYUMBA ya Sssekabaka  Chwa yeetisse emizannyo   gya Naggalama Junior  e Mukono, bwe yakukumbye  obubonero 340.Yamezze ennyumba endala ssatu mu mizannyo omwabadde emisinde,...

 • 'Okukotoggera abaana mu mizannyo kuba kuziika ttalanta zaabwe'

  Jun 17, 2019 | 03:42 am

  'Okukotoggera abaana mu mizannyo kuba kuziika ttalanta zaabwe' Bya Samuel Kanyike           PULEZIDENTI w'ekibiina kya bannamawulire abasaka ag’emizannyo ekya Uganda Sports Press Association, Patrick Kanyomozi asabye abasomesa n'abazadde obutakotoggera baana baabwe...

Emboozi

 • Godfrey Kkaaya Kavuma omwagalwa w'abangi otulekedde eddibu ddene

  Aug 7, 2019 | 09:27 am

  Godfrey Kkaaya Kavuma omwagalwa w'abangi otulekedde eddibu ddene Nange bw'onsanga n'ombuuza biki bye mmanyi ku mugenzi Godfrey Kkaaya Kavuma ebyo byennyini bye nkugamba. Abadde mukwano gwange ddala.Olumu twali tuva okuziika omugenzi Christopher Nsamba eyakolanga...

 • Empeera z'ofuna bw'osiiba ennaku 10

  Aug 1, 2019 | 11:59 am

  Empeera z'ofuna bw'osiiba ennaku 10 Bya Hafswa Nankanja  Allah bwe yali atonda ensi, yaddira ebintu ebimu n’abisukkulumya ku birala. Yasukkulumya omwezi gwa Ramadhan ku myezi emirala, ate ku myezi egyo n’asukkulumyamu ennaku 10 mu mwezi...

Ebyobulimi

 • Katikkiro Mayiga abakubirizza okunnyikiza obulimi

  Sep 17, 2019 | 13:38 pm

  Katikkiro Mayiga abakubirizza okunnyikiza obulimi Bya Lilian NalubegaAbantu ba Kabaka okuva mu Ssaza ly'e Buluuli n’e Ssese bakiise embuga mu nkola ey’oluwalo lwange ne bawaayo ensimbi ezisobye mu 6,000,000/-.Bano beegattiddwaako aba Toyota Uganda...

 • Bakubiriziddwa ku mmere ey’omu ttaka

  Sep 2, 2019 | 04:18 am

  Bakubiriziddwa ku mmere ey’omu ttaka Bino byabadde mu musomo eri bannamawulire abasaka ag’ebyobulimi n’obulunzi okuva mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo ogwategekeddwa Minisitule y’ebyobulimi obulunzi n’obuvubi n’ekitongole ky’ensi yonna...

Yiiya Ssente

 • Obuwempe bw’oku mmeeza mwe nzudde ekyama ky’okukola ssente

  Sep 16, 2019 | 07:48 am

  Obuwempe bw’oku mmeeza mwe nzudde ekyama ky’okukola ssente Bya Stella NaiginoFlorence Nakaweesi bwe yakimanya nti obwavu mpologoma, eby’okulela engalo n’abivaako.Yatandika okukola obuwempe bw’oku mmeeza mu mbira era nga bino yabiyigira mu bakyala banne...

 • Ab'e Kamuli bakaaba lwa mbeera y'akatale ne ppaaka

  Sep 16, 2019 | 07:40 am

  Ab'e Kamuli bakaaba lwa mbeera y'akatale ne ppaaka Bya Tom GwebayangaWakati mu munisipaali okukula, abasuubuzi naddala ab’omu katale k'e Kamuli balina ebizibu ebibaluma nga bitandikira ku kasasiro okwetuuma, entalo z’okulwanira ebifo n’akatale okugyamawala....

Ssenga wa Leero

 • Abakazi abasinga tebamalaamu kagoba

  Sep 17, 2019 | 09:30 am

  Abakazi abasinga tebamalaamu kagoba Abakazi emirundi 6 ku 10 gye beegatta mu kaboozi tebatuuka ku ntikko. Wabula babuulire kwekoza nga abamazeemu akagoba. Olwo ggwe loodi bwe bakuweeweeta n’olowooza nti olina ky’okoze naye nga bo bakukongooza...

 • Yalemwa okuntuusa ku ntikko n'akaaba!

  Sep 3, 2019 | 06:27 am

  Yalemwa okuntuusa ku ntikko n'akaaba! Yalemwa okuntuusa ku ntikko n’atulika n’akaaba!Nnina ekizibu eky’okuba nti ndwawo okutuuka ku ntikko. Naye omusajja wange gwe nnina ennaku zino namufuna nga naye yeewaga. Era ne twekatta obuliri ne...

Kasalabecca

 • Kamoga anyiikiridde omulanga gwa Nadduli

  Sep 16, 2019 | 04:33 am

  Kamoga anyiikiridde omulanga gwa Nadduli “Sirina muwendo gwa baana gwa ssalira benjagala kuzaala nze buli gwenfuna neebaza Allah kubanga waliwo bangi abanoonya okuzaala abaana ne babula….”Bwatyo Hajji Muhammadi Kamoga omutunzi w’ettaka n’amayumba...

 • Ebya Chandiru tebinyuma

  Sep 14, 2019 | 01:06 am

  Ebya Chandiru tebinyuma Martyn Larry omu ku babadde bamuyambako agamba yasoose kufuna buzibu bwa mukono gwe ogwa kkono ogubadde gumuluma ennyo ng’entabwe eva ku biragalalagala bye yali akozesa.Olw’obulumi obungi kigambibwa...

Aga Wiiki

 • Katikkiro Mayiga abakubirizza okunnyikiza obulimi

  Sep 17, 2019 | 13:38 pm

  Katikkiro Mayiga abakubirizza okunnyikiza obulimi Bya Lilian NalubegaAbantu ba Kabaka okuva mu Ssaza ly'e Buluuli n’e Ssese bakiise embuga mu nkola ey’oluwalo lwange ne bawaayo ensimbi ezisobye mu 6,000,000/-.Bano beegattiddwaako aba Toyota Uganda...

 • Obuwempe bw’oku mmeeza mwe nzudde ekyama ky’okukola ssente

  Sep 16, 2019 | 07:48 am

  Obuwempe bw’oku mmeeza mwe nzudde ekyama ky’okukola ssente Bya Stella NaiginoFlorence Nakaweesi bwe yakimanya nti obwavu mpologoma, eby’okulela engalo n’abivaako.Yatandika okukola obuwempe bw’oku mmeeza mu mbira era nga bino yabiyigira mu bakyala banne...

Mupiira

 • Liverpool ne Napoli zeewulira amaanyi

  Sep 17, 2019 | 03:17 am

  Liverpool ne Napoli zeewulira amaanyi LIVERPOOL ye kyampiyoni wa Bulaaya era ennaku zino, eri ku ffoomu nnungi nnyo. Emipiira 5 egyakazannyibwako mu Premier, gyonna egiwangudde nga ku wiikendi, yawuttudde Newcastle ggoolo 3-1.Esisinkanye...

 • Mbarara City etuuyanyizza Vipers e Kitende

  Sep 16, 2019 | 04:53 am

  Mbarara City etuuyanyizza Vipers e Kitende Egyazannyiddwa mu liigiVipers 2-2 Mbarara CityBusoga 0-1 OnduparakaMaroons 3-2 Bright StarsWakiso Giants 0-1 BULYakuba Ndejje ne Nyamityobora ggoolo 1-0 buli emu, Maroons 2-1 ne...

Akadirisa

 • Dortmund enywezezza Sancho

  Aug 21, 2019 | 04:18 am

  Dortmund enywezezza Sancho BORUSSIA Dortmund, enywezezza ssita waayo, Jadon Sancho, bw'emwongedde endagaano empya. Ttiimu ez'enjawulo zibadde ziperereza omuzannyi ono nga ManU ne PSG ze zibadde ku mwanjo.Sancho, Mungereza nga...

 • Mustafi wa Arsenal agenda

  Aug 20, 2019 | 00:41 am

  Mustafi wa Arsenal agenda ARSENAL yeetegese okutunda Shkodran Mustafi mu Roma, ng’akatale k’okutunda abazannyi mu Bungereza tekannaggalwawo. E Bungereza, okugula abazannyi kaggwa nga Premier tennaggulwawo wabula bakkirizibwa okutunda....

Rally

 • Uganda eraze talanta ng'ekwata ekyokusatu mu za ddigi

  Sep 2, 2019 | 11:45 am

  Uganda eraze talanta ng'ekwata ekyokusatu mu za ddigi TTIIMU ya Uganda eya ddigi yalaze kyerinawo bwe yamalidde mu kyokusatu mu mpaka za Afrika eza ‘FIM Motorcross Championship’ ezaabadde e Harare, Zimbabwe.Empaka zino zaamaze ennaku ssatu nga Uganda...

 • Stav Orland ayagala kweddiza ngule.

  Aug 28, 2019 | 10:38 am

  Stav Orland ayagala kweddiza ngule. NNANTAMEGGWA wa Afrika Stav Orland mu mpaka za ‘FIM Motorcross Championship’ omwaka oguwedde alaliise okuddamu okukaabye bavuzi banne nga yeddiza engule mu mpaka ezigenda okubeera mu kibuga Harare ekya...

Ebikonde

 • Kiraabu COBAP ewumizza ey'e Kenya mu bikonde

  Sep 17, 2019 | 01:34 am

  Kiraabu COBAP ewumizza ey'e Kenya mu bikonde Bya FRED KISEKKAKIRAABU y’ebikonde eya COBAP yawumizza Kongowea eya Kenya n’egireka ng’egyasimula bugolo.Baabadde battunka mu  bikonde eby’omukwano eyabumbujjidde ku ‘Club Connect Point’ e Kawaala....

 • Abebikonde basimidwa okukola obulungi mu gya Afrika

  Sep 12, 2019 | 00:42 am

  TTIIMU y’eggwanga eyeebikonde ‘The Bombers’, esiimiddwa olw’okukola obulungi mu mizannyo gya Afrika egyabadde mu kibuga Rabat ekya Morocco, wakati wa August 19-31.Ku midaali 10 Uganda gye yawangudde,...

Emisinde

 • Abemisinde balinze gya Afrika

  Jul 29, 2019 | 02:05 am

  Abemisinde balinze gya Afrika Kwabadde kucacaanca mu baddusi abaakutte ebisaanyizo eby’etaagisa okugenda mu mizannyo gya Afrika era kati beesunga kukiikirira ggwanga.Bino bye bimu ku byabadde e Namboole mu misinde gya National...

 • Kyabazinga atongozza Busoga United

  Jul 28, 2019 | 04:26 am

  Kyabazinga atongozza Busoga United Bya BRUNO MUGOODA KYABAZINGA William Gabula Nadiope asabye Gavumenti okukwasizaako abantu abeeweyo okutumbula ebyemizannyo. Yabadde atongoza ttiimu ya Busoga United, ebadde Kirinya Jinja SS, ku...

Copyright © 2019 Uganda Community In Greater Chicago. All Rights Reserved.